Bya Basasi Baffe KAMPALA Abadde omubaka mu palamenti y’omukago gwa East Africa, Fred Mukasa Mbidde ebintu byamwonoonekedde ku lunaku lwa Valentine omuwala bwe yamulumbye namusaba amusasule...
Bya Angel Lubowa Eyakoma okukola mu 2018 bamuvunaanye Kufunanga musaala mubukyamu. Omusawo eyakoma okukola emyaka etaano egiyise kyokka ng’omusaala abadde akyagulya gamumyukidde mu kkooti bweyabadde avunaanibwa...
Bya Angel Lubowa KAMPALA Kkooti Enkulu mu Kampala yatidde okuwulira omusango balooya ba Dr Kiiza Besigye gwe baabadde bagala ku kulagira ayimbulwe e Luzira ng’omulamuzi agamba...